Header

Bikyuuka (cover) Lyrics by Abex Rymes

OH! My God!….Uncle Derribeats, killing the beats aaah!!!….unc..unc..unlce

verse 1

hallox2, halloooo Namu..hallo, yenze mbaya gwe wali omanyi , kuva ewa mzeei mupambanyi, eyatundanga bunamungodi…do you remember me?
Yenze, ki nga olabika wesisemu…manyi nakyuukamu, nagejamu ate nempanvuwamuuu…mukama yampamu nenfunamu….webale kusaba
Eyo Range Rover jolaba no yange…siya Bobi
Nekaprint kolaba ako kange…tokayita Barbie
Manyi bazade bo bwenakukimako ewamwe bangobesa emigo
Nebanvuuma obwalukyolo kyanuma, ne banangira obwavu!!

chorus x2

Sikirungi kunyooma aaaaah…ensi eno ya katonda
Ebintu byensi bikyuuka aaah…..bwokasula nze nkalonda

verse 2

Omukwano sisiringi…iiee…, N’obwaavu tebusiiwa…. sibulwade…
Nali nkwagade… nga omutima ngukuwade…..eeh
Ebyadala nali nkwagala nga byadala, lwakuba salina, kyanuma Namu okunsuba
Mungu nemusaba bwoba oli awo alinsitula…
Kati nafuna gwe nina, n’obuswazzi obutono, yenze oyo gw’owulira, ow’akeedi ne zikalina mbaya……

chorus x1

Sikirungi kunyooma aaaaah…ensi eno ya katonda
Ebintu byensi bikyuuka aaah…..bwokasula nze nkalonda.
Sikirungi kunyooma aaaaah…ensi eno ya katonda
Ebintu byensi bikyuuka aaah…..bwokasula nze nkalonda….akasiima

Big up Eddy Kenzo….

verse 3

Omuntu yeena ali eyo, nga oly’eyo, bako kyoyiga! Ebintu byensi ekyuuka ekyuuka ebibimba biika
Kujudginga kujudginga, eyo yemu kwezo ensonga, zetwandirekede katonda, kuba yamanyi ebinga
Bwoba otegede ensonga eno, kyuusamu ezo embeera zo, nabadako olibagamba nti omutonzi yasinga okumanya….aaaah
Kujudginga kujudginga…oooh!! lele …lwaki mutujudginga?

chorus x2

Sikirungi kunyooma aaaaah…ensi eno ya katonda
Ebintu byensi bikyuuka aaah…..bwokasula nze nkalonda.
Sikirungi kunyooma aaaaah…ensi eno ya katonda
Ebintu byensi bikyuuka aaah…..bwokasula nze nkalonda….akasiima

Ojudginga Ojudginga! …lwaki mutujudginga?
Derribeats say….Abex Rymes Again oh!..haa!!

End!!

You may also like ...

0

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *